Abaruumi 5:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Kyokka Katonda alaga okwagala kwe gye tuli mu ngeri eno: bwe twali tukyali boonoonyi, Kristo n’atufiirira.
Read full chapter
Abaefeso 2:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 Kyokka olw’okwagala kwe okungi, n’ekisa kye ekingi,
Read full chapter
Yokaana 3:36
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
36 (A)Oyo akkiriza Omwana alina obulamu obutaggwaawo, naye oyo atakkiriza Mwana, taliraba bulamu era Katonda amusunguwalira.”
Read full chapter
Yokaana 6:29
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
29 (A)Yesu n’abaddamu nti, “Katonda ky’ayagala mukole kwe kukkiriza oyo gwe yatuma.”
Read full chapter
Yokaana 6:40
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
40 (A)Kubanga Kitange ky’ayagala kye kino nti buli alaba Omwana we n’amukkiriza afuna obulamu obutaggwaawo ku lunaku olw’enkomerero.”
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.