Font Size
Engero 8:10-11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Engero 8:10-11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Mu kifo kya ffeeza, londawo okuyigiriza kwange,
era n’okumanya mu kifo kya zaabu ennongoose obulungi,
11 (B)kubanga amagezi gasinga amayinja ag’omuwendo omungi,
era n’ebyo byonna bye weegomba tebiyinza kugeraageranyizibwa nago.
Omubuulizi 2:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Omubuulizi 2:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
13 (A)Awo ne ndaba amagezi nga gasinga obusirusiru,
n’ekitangaala nga kisinga ekizikiza.
Omubuulizi 11:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Omubuulizi 11:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Ekitangaala kirungi,
era okulaba ku musana kisanyusa.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.