Yeremiya 1:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)“Nakumanya bwe nnali sinnakubumba mu lubuto lwa maama wo;
nga tonnava mu lubuto n’akutukuza.
Nakulonda okubeera nnabbi eri amawanga.”
Yokaana 6:69
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
69 (A)Ffe tubikkiriza era tumanyi nti oli Mutukuvu wa Katonda.”
Read full chapter
Yokaana 3:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)Kubanga Katonda teyatuma Mwana we mu nsi kugisalira musango, wabula ensi erokolebwe okuyita mu ye.
Read full chapter
Yokaana 5:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)Yesu n’abaddamu nti, “Kitange bulijjo akola, nange nteekwa okukola.”
Read full chapter
Yokaana 5:18
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
18 (A)Abayudaaya kyebaava beeyongera okusala amagezi okumutta, kubanga teyakoma ku kya kumenya mateeka ga Ssabbiiti kyokka, naye yeeyita Omwana wa Katonda, ne yeefuula eyenkanaankana ne Katonda.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.