2 Samwiri 16:16-17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Awo Kusaayi Omwaluki, mukwano gwa Dawudi, n’ajja eri Abusaalomu n’ayogera nti, “Kabaka awangaale! Kabaka awangaale!” 17 (B)Abusaalomu n’abuuza Kusaayi nti, “Bw’otyo bw’olaga okwagala eri mukwano gwo Kabaka Dawudi? Kiki ekyakulobedde okugenda ne mukwano gwo?”
Read full chapter
1 Ebyomumirembe 27:33
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
33 (A)Akisoferi naye yali muteesa wa kabaka,
ate nga Kusaayi Omwaluki ye mukwano gwa kabaka nnyo.
2 Samwiri 16:15
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Amagezi Kusaayi ne Akisoferi ge baawa
15 (A)Mu kiseera kye kimu, Abusaalomu n’abantu bonna aba Isirayiri ne bajja e Yerusaalemi, ne Akisoferi n’ajja naye.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.