Font Size
Abaruumi 1:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Abaruumi 1:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Pawulo Ayagala Okukyala mu Ruumi
8 (A)Okusooka neebaza nnyo Katonda wange ku lwammwe mwenna, ku bwa Yesu Kristo, olw’okukkiriza kwammwe okunywevu okwogerwako mu nsi yonna.
Read full chapter
Matayo 10:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Matayo 10:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)“Laba mbatuma ng’endiga mu misege. Noolwekyo mubeere bagezigezi ng’emisota, era abataliiko kya kunenyezebwa ng’amayiba.
Read full chapter
1 Abakkolinso 14:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
1 Abakkolinso 14:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)Abooluganda, temulowooza bya kito. Mube ng’abaana abato ku bikwata ku kukola ebibi, mube bakulu mu kulowooza kwammwe.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.