Font Size
Makko 1:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Makko 1:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Yokaana yajja ng’abatiriza mu ddungu, ng’abuulira okubatiza okw’okwenenya olw’okusonyiyibwa ebibi.
Read full chapter
Matayo 3:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Matayo 3:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)“Nze mbabatiza na mazzi okutuuka ku kwenenya, naye waliwo omulala ajja, oyo ye ansinga amaanyi era sisaanira na kukwata ngatto ze, oyo alibabatiza ne Mwoyo Mutukuvu n’omuliro.
Read full chapter
Makko 1:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Makko 1:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Nze mbabatiza na mazzi, naye ye alibabatiza na Mwoyo Mutukuvu.”
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.